Wansi w'Omusalaba we Nyimirira Nze

[1]
Wansi w'omusalaba
We nyimirira nze,
Guli ng(a) ekisikirize
Ky'olwazi mu ddungu;
Era guli nga (e)kisulo
Mu lukoola (o)lubi,
Abatambuz(e) abanaku
We bawummulira.

[2]
We guli we mpummuza
Omugugu gwange,
Omusana nga gwaka nnyo,
Newogoma mu gwo;
Bwe ngufumitiriza ko,
Ne ndowooza Yesu
Eyafa ku (o)musalaba,
Mufukamirira.

[3]
Yesu, Omusana
Omulala, sagala,
Amaaso go galabika
Gyendi nga enjuba;
Amadala agagenda
Mu guulu ge gano:
Omusalaba gwo,
Yesu, era gwe gwange nze

[4]
(E)byekitabo bibiri,
Bye njatula leero:
(E)bibi byange (e)bingi era
(O)kwagala kwo (o)kungi;
(O)musalaba gunsanyusa
Okusinga byonna,
Ensi leka empiteko,
Ndabye ekitiibwa!

Most Liked Songs
song image
1. Nalyoka Ne Nkusenga Ggwe

Enyimba Za Kristo

song image
2. Erinnya Lya Yesu Ddungi

Enyimba Za Kristo

song image
3. Ompise Mukama

Enyimba Za Kristo

song image
4. Katonda Onsembeze

Enyimba Za Kristo

song image
5. Tewali Mu Nsi Muno Mulongonfu

Enyimba Za Kristo

song image
6. Olwazi Lw'edda N'edda Ggwe

Enyimba Za Kristo

song image
7. Abaana Ba Katonda Mwenna

Enyimba Za Kristo

song image
8. Yesu Mulokozi Wange

Enyimba Za Kristo

song image
9. Yesu Yajja Alokole

Enyimba Za Kristo

song image
10. Mujje Eri Yesu Temulwawo

Enyimba Za Kristo

song image
11. Nina Omukwano Gwange

Enyimba Za Kristo

song image
12. Mpa Ekitabo Ekitukuvu Ennyo

Enyimba Za Kristo

song image
13. Nsanyukila Ekigambo Kino

Enyimba Za Kristo

song image
14. Katonda Abeerenga Naawe

Enyimba Za Kristo

song image
15. Yesu Mukama Wange

Enyimba Za Kristo

song image
16. O'ngumyenga nga nesiga

Enyimba Za Kristo

song image
17. Abatukuvu Mulabe

Enyimba Za Kristo

song image
18. Awo Ku Musalaba

Enyimba Za Kristo

song image
19. Ka Ntambule Naawe Yesu

Enyimba Za Kristo

song image
20. Mu Lugendo Lwange Lwonna

Enyimba Za Kristo

song image
21. Yesu A'ngamba nti

Enyimba Za Kristo

song image
22. Mukama Ye Musumba

Enyimba Za Kristo

song image
23. Kye Kiseera Ky'okusaba

Enyimba Za Kristo

song image
24. Jjangu Yesu Obe Mu Nze

Enyimba Za Kristo

song image
25. Yesu Alifuga Wonna Wonna

Enyimba Za Kristo

song image
26. Nkwetaaga Ayi Mukama

Enyimba Za Kristo

song image
27. Bwe Ntuula Awali Ebigere

Enyimba Za Kristo

song image
28. Ai Katonda (A)tutuusizza

Enyimba Za Kristo

song image
29. Mu Kibuga Kya Katonda

Enyimba Za Kristo

song image
30. Yesu Mukama Omulokozi

Enyimba Za Kristo