Lyrics
Font size:
[1]
Nsanyukila ekigambo kino;
Yesu Mukama atwagala nnyo,
Birimu bingi ebisanyusa;
Ekyo ekisiinga nti,
'nze nkwagala.'
CHORUS
Anjagala, ye anjagala;
Nga kitalo (O) kunjagala!
Anjagala, olwekisa kye,
Nange era mwagala.
[2]
Bwemba nnyonona Nemmwerabira,
Yesu tandeka kubula ddala;
Ampita mangu okumweyuna Ye
Er(a) anjijukiz(a) Okwagala kwe.
[3]
Bwe nditunuulira ekitiibwa kye,
Ndiyimba ntya bwe siyimba bwentyo?
Nnyimba emirembe n'emirembe;
Yesu kiki ekyakunjagaza nze?
[4]
Anjagala era mmwagala Ye,
Yakka mu nsi Olw'okutufiririra;
(O)kwagala kwamuleeta Ku muti,
Yesu atwagala ffe bwagazi.
Nsanyukila ekigambo kino;
Yesu Mukama atwagala nnyo,
Birimu bingi ebisanyusa;
Ekyo ekisiinga nti,
'nze nkwagala.'
CHORUS
Anjagala, ye anjagala;
Nga kitalo (O) kunjagala!
Anjagala, olwekisa kye,
Nange era mwagala.
[2]
Bwemba nnyonona Nemmwerabira,
Yesu tandeka kubula ddala;
Ampita mangu okumweyuna Ye
Er(a) anjijukiz(a) Okwagala kwe.
[3]
Bwe nditunuulira ekitiibwa kye,
Ndiyimba ntya bwe siyimba bwentyo?
Nnyimba emirembe n'emirembe;
Yesu kiki ekyakunjagaza nze?
[4]
Anjagala era mmwagala Ye,
Yakka mu nsi Olw'okutufiririra;
(O)kwagala kwamuleeta Ku muti,
Yesu atwagala ffe bwagazi.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.