Lyrics
Font size:
[1]
Katond(a) onsembeze
Kumpi nawe;
Ne bwe ndikwatibwa
(O)buyinike;
Neyongereng(a) era
Okusemberera,
Okusemberera
(O)kumpi nawe.
[2]
(O)budde (o)bw'obulamu
Buwungera;
Sso siraba n'omu Anambera;
Nga nkweagayirira
Olw'ekyo, sembera
Olw'ekyo, sembera
(O)kumpi nange.
[3]
Kal(e) okwolesebwa
Kuv(a) eri Ggwe,
Er(a) awalinnyirwa Walabike.
Nga bamalayika
Bampenyezz(a) akujja,
Bampenyezz(a) okujja
(O)kumpi nawe.
[4]
Kye nva nsanyukira
Ekisa kyo;
Kubang(a) owulira
Omuddu wo.
Katonda tondeka,
Nga mbulubutira,
Nga mbulubutira
(E)wala nawe.
[5]
Edda ndiyingira wa Kitange,
Nga nkomekkereza
(E)'ngendo zange.
Ekirinsanyusa,
Yesu, kuberera
Yesu, kuberera (A)wamu nawe.
Katond(a) onsembeze
Kumpi nawe;
Ne bwe ndikwatibwa
(O)buyinike;
Neyongereng(a) era
Okusemberera,
Okusemberera
(O)kumpi nawe.
[2]
(O)budde (o)bw'obulamu
Buwungera;
Sso siraba n'omu Anambera;
Nga nkweagayirira
Olw'ekyo, sembera
Olw'ekyo, sembera
(O)kumpi nange.
[3]
Kal(e) okwolesebwa
Kuv(a) eri Ggwe,
Er(a) awalinnyirwa Walabike.
Nga bamalayika
Bampenyezz(a) akujja,
Bampenyezz(a) okujja
(O)kumpi nawe.
[4]
Kye nva nsanyukira
Ekisa kyo;
Kubang(a) owulira
Omuddu wo.
Katonda tondeka,
Nga mbulubutira,
Nga mbulubutira
(E)wala nawe.
[5]
Edda ndiyingira wa Kitange,
Nga nkomekkereza
(E)'ngendo zange.
Ekirinsanyusa,
Yesu, kuberera
Yesu, kuberera (A)wamu nawe.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.