Lyrics
Font size:
[1]
Bwe ntuul(a) awali (e)bigere
Bya Yesu, ansanyusa;
Njagala okuba naye,
mpulira (e)bigambo bye.
Bwe mbeera awamu naye,
Ndowooz(a) ebikolwa bye
Okwagala kw(e) okunene,
Okwansembeza w'ali.
[2]
Awali ebigere bye,
Kye kifo ky'omwonoonyi
We nsiza, ebibi byange,
Era we mpummulira.
Awali ebigere bye
nfuk(a) okusaba kwange
Era olw'ekisa kye ye
n'ampa okuwumula.
[3]
Yesu ompe omukisa
Nga nkyali mu maaso go;
Ntunulira n'ekisa kyo,
Ondage amaaso go;
Ompe omutima gwo Ggwe,
Mbe mutukuvu nga Ggwe;
Nerage nga ndi mwana wo,
Ggwe (a)mpa obutukuvu.
Bwe ntuul(a) awali (e)bigere
Bya Yesu, ansanyusa;
Njagala okuba naye,
mpulira (e)bigambo bye.
Bwe mbeera awamu naye,
Ndowooz(a) ebikolwa bye
Okwagala kw(e) okunene,
Okwansembeza w'ali.
[2]
Awali ebigere bye,
Kye kifo ky'omwonoonyi
We nsiza, ebibi byange,
Era we mpummulira.
Awali ebigere bye
nfuk(a) okusaba kwange
Era olw'ekisa kye ye
n'ampa okuwumula.
[3]
Yesu ompe omukisa
Nga nkyali mu maaso go;
Ntunulira n'ekisa kyo,
Ondage amaaso go;
Ompe omutima gwo Ggwe,
Mbe mutukuvu nga Ggwe;
Nerage nga ndi mwana wo,
Ggwe (a)mpa obutukuvu.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.