Lyrics
Font size:
[1]
Ggwe (o)kwagala
(o)kunene (o)kutaggwawo;
Tuli wano awali Entebbe yo;
Tusabir(a) abagattibwa
kaakano, (E)mikisa mingi gibeera nabo.
[2]
Kitaff(e) omutukuvu,
obanyweza, Obutadda nnyuma
mu kwonoona;
Bawe ekisaa n'okukkirizanga,
Bayige okugumiikiriza.
[3]
Baw(e) essanyu,
ery'obutuukirivu,
Erimalawo obyinike;
Olugendo lwabwe bwe lulikoma;
Baw(e) okwagala okutaggwawo.
Ggwe (o)kwagala
(o)kunene (o)kutaggwawo;
Tuli wano awali Entebbe yo;
Tusabir(a) abagattibwa
kaakano, (E)mikisa mingi gibeera nabo.
[2]
Kitaff(e) omutukuvu,
obanyweza, Obutadda nnyuma
mu kwonoona;
Bawe ekisaa n'okukkirizanga,
Bayige okugumiikiriza.
[3]
Baw(e) essanyu,
ery'obutuukirivu,
Erimalawo obyinike;
Olugendo lwabwe bwe lulikoma;
Baw(e) okwagala okutaggwawo.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.