Lyrics
Font size:
[1]
Gwe okooy(e), onafuwadd(e),
Ozitowereddwa?
Jjangu, Yesu agambye nti
'Wummula.
[2]
Namutenga ntya?
(E)nkovu z'emisumali
Ku bibatu, ku bigere,
Kweziri.
[3]
(O)mutwe gulin(a)
Enkufira y'obwakabaka?
Gulin(a) enkuira,
Naye ya maggwa.
[4]
Bwe namugoberenga,
'naweebwanga ki?
Onolabang(a)
obulumi n'akabi.
[5]
Bwenatambulanga naye,
Alimpera ki?
Oliwangul(a)
Amagombe n'okufa.
[6]
Bwe namwegayirira nti
'Onyanirize
Anangoba? Nedda,
Nedda: tayinze.
[7]
Ayi Mukama,
Njija gy'oli;
Kkiriz(a) omuddu;
'Ajja gyendi
Simugober(a) ebweru!
Gwe okooy(e), onafuwadd(e),
Ozitowereddwa?
Jjangu, Yesu agambye nti
'Wummula.
[2]
Namutenga ntya?
(E)nkovu z'emisumali
Ku bibatu, ku bigere,
Kweziri.
[3]
(O)mutwe gulin(a)
Enkufira y'obwakabaka?
Gulin(a) enkuira,
Naye ya maggwa.
[4]
Bwe namugoberenga,
'naweebwanga ki?
Onolabang(a)
obulumi n'akabi.
[5]
Bwenatambulanga naye,
Alimpera ki?
Oliwangul(a)
Amagombe n'okufa.
[6]
Bwe namwegayirira nti
'Onyanirize
Anangoba? Nedda,
Nedda: tayinze.
[7]
Ayi Mukama,
Njija gy'oli;
Kkiriz(a) omuddu;
'Ajja gyendi
Simugober(a) ebweru!
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.