Lyrics
Font size:
[1]
M Ggwe eyanunula nebaza (e)kisa kyo,
Mu Ggwe mwe muli (e)nsibuko y'emikisa gyonna,
Mu Ggwe mwe muli (e)nsibuko y'emikisa gyonna.
[2]
Nze ndi kitonde kyo Ggwe (o)bulamu bwange,
Katonda wange, nsanidde okukusutanga
Katonda wange, nsanidde okukusutanga.
[3]
Kale nakuwa ki anti byonna bibyo?
Mpayo omutima gwange, sadaaka y'omwavu,
Mpayo omutima gwange, sadaaka y'omwavu.
[4]
Nsaba ekisa kyo, kinjijuze (a)maanyi
Okwagala kwange kwonna kebeerenga kukwo,
Okwagala kwange kwonna kebeerenga kukwo.

Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.