Lyrics
Font size:
[1]
Ensimbi zaffe mugende,
Mutwale obubaka wonna
Eri abaana abato,
Nabo balokoke.
CHORUS
Ensimbi mugende mangu,
Mugende mubabuulire;
Yesu Mukama wa kisa
Mwagazi w'abaana.
[2]
Mugende mubabuulire
Byonna bye tuyiga wano
Nabo balyoke bayige
Nga ffe bwetuyiga.
[3]
Newakubadde nga ntono,
Mukama zimusanyusa
Okukola omulimu gwe
Zibulire abaana
Ensimbi zaffe mugende,
Mutwale obubaka wonna
Eri abaana abato,
Nabo balokoke.
CHORUS
Ensimbi mugende mangu,
Mugende mubabuulire;
Yesu Mukama wa kisa
Mwagazi w'abaana.
[2]
Mugende mubabuulire
Byonna bye tuyiga wano
Nabo balyoke bayige
Nga ffe bwetuyiga.
[3]
Newakubadde nga ntono,
Mukama zimusanyusa
Okukola omulimu gwe
Zibulire abaana
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.