Lyrics
Font size:
[1]
Enjuba y'omwoyo gwange,
(O)mulokozi gwe njagala,
Bw'abang(a) anjakir(a) obudde
Tebuja kunzibirira.
[2]
Emitawana egy'ensi
Girem(e) okusikiriza
(O)musana ogw'amaaso go
N'okunziyiza kulaba.
[3]
Bwe 'ngend(a) okwebak(a) ekiro,
Onkuume mu kabi konna,
(O)mpaniriz(e) emikono gyo
Onebase mu mirembe.
[4]
Enkya, mu ttuntu, n'ekiro,
Era ne mu bifo byonna,
Ggw(e) ayagala abaana bo,
Beeranga nange, tondeka.
[5]
Ojjanjab(e) abalumwa (e)nnyo,
N'abatayinza kwebaka,
Owonye (e)ndwadde zabwe bo,
obaggyeko (o)bubi bwonna.
Enjuba y'omwoyo gwange,
(O)mulokozi gwe njagala,
Bw'abang(a) anjakir(a) obudde
Tebuja kunzibirira.
[2]
Emitawana egy'ensi
Girem(e) okusikiriza
(O)musana ogw'amaaso go
N'okunziyiza kulaba.
[3]
Bwe 'ngend(a) okwebak(a) ekiro,
Onkuume mu kabi konna,
(O)mpaniriz(e) emikono gyo
Onebase mu mirembe.
[4]
Enkya, mu ttuntu, n'ekiro,
Era ne mu bifo byonna,
Ggw(e) ayagala abaana bo,
Beeranga nange, tondeka.
[5]
Ojjanjab(e) abalumwa (e)nnyo,
N'abatayinza kwebaka,
Owonye (e)ndwadde zabwe bo,
obaggyeko (o)bubi bwonna.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.