Lyrics
Font size:
[1]
Bwe tuba kunsi ne bannaffe
(E)kiseera, kitono,
Netuba nennaku nyingi nnyo,
Nga tubasibula.
CHORUS
Teri kufa muggulu,
Teri kwawukana;
Munsi eyo esanyusa,
Tetulyawukana.
[2]
Essubi eryo nga ddungi
nnyo nga tubasibula;
Bwe tujjukira essubi nti,
tunaba nga nabo.
[3]
Tewaliba kusiibula,
mumaka gaffe ago;
Naye liriba ssaanyu lyokka,
emirembe gyonna.
Bwe tuba kunsi ne bannaffe
(E)kiseera, kitono,
Netuba nennaku nyingi nnyo,
Nga tubasibula.
CHORUS
Teri kufa muggulu,
Teri kwawukana;
Munsi eyo esanyusa,
Tetulyawukana.
[2]
Essubi eryo nga ddungi
nnyo nga tubasibula;
Bwe tujjukira essubi nti,
tunaba nga nabo.
[3]
Tewaliba kusiibula,
mumaka gaffe ago;
Naye liriba ssaanyu lyokka,
emirembe gyonna.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.