Lyrics
Font size:
[1]
Buli wantu wonna
Yesu gy'antwala,
Buli wantu wonna
siriiko kye ntya;
Yesu bw'aba nga
w'ali mba n'essanyu,
Yesu nga w'ali mbeera n'emirembe.
CHORUS
Mukama w'obeera
Siriiko kye ntya:
Buli wantu wonna
Nga ndi ne Yesu
[2]
Buli wantu wonna
Yesu tondeka,
Bonna nga bandese
Ggwe beera nange;
Bw'ompisa mu kkubo
ery'akanyigo,
Jjangu kumpi nnyo
nga bwe wassubiza!
[3]
Wonna we nsula nga ndi
wano naawe, Oba nga kifo
kya kubonabona;
Ntegeera nga Ggwe olimponya
byonna, Yesu w'obeera
ennaku ziggwawo.
Buli wantu wonna
Yesu gy'antwala,
Buli wantu wonna
siriiko kye ntya;
Yesu bw'aba nga
w'ali mba n'essanyu,
Yesu nga w'ali mbeera n'emirembe.
CHORUS
Mukama w'obeera
Siriiko kye ntya:
Buli wantu wonna
Nga ndi ne Yesu
[2]
Buli wantu wonna
Yesu tondeka,
Bonna nga bandese
Ggwe beera nange;
Bw'ompisa mu kkubo
ery'akanyigo,
Jjangu kumpi nnyo
nga bwe wassubiza!
[3]
Wonna we nsula nga ndi
wano naawe, Oba nga kifo
kya kubonabona;
Ntegeera nga Ggwe olimponya
byonna, Yesu w'obeera
ennaku ziggwawo.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.