Lyrics
Font size:
[1]
Buli nnaku omukaaaga,
Tukol(a) era tuzannya
Olw'omusanvu lwa Yesu,
(O)lunaku (O)lutukuvu.
CHORUS
Emu, bbiri, satu nnya,
Ttaano, omukaaga zaffee,
Naye (O)lw'omusanvu lulwe,
Sabbiti ya Mukama
[2]
Bye tunayogera leero,
ne byonna bye tukola:
Katumugoberere nga
Abaana ba Katonda.
[3]
Ka tugende mu ssomero
lya Sabbiti tusabe
Era tuyige ku Yesu
N'okwagala kwe (e)okungi.
Buli nnaku omukaaaga,
Tukol(a) era tuzannya
Olw'omusanvu lwa Yesu,
(O)lunaku (O)lutukuvu.
CHORUS
Emu, bbiri, satu nnya,
Ttaano, omukaaga zaffee,
Naye (O)lw'omusanvu lulwe,
Sabbiti ya Mukama
[2]
Bye tunayogera leero,
ne byonna bye tukola:
Katumugoberere nga
Abaana ba Katonda.
[3]
Ka tugende mu ssomero
lya Sabbiti tusabe
Era tuyige ku Yesu
N'okwagala kwe (e)okungi.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.