Lyrics
Font size:
[1]
Beera mu ffe, ayi Yesu,
Otuwulire,
Nga bw'oyita abaana bo,
Naffe tuyite.
CHORUS
Ayi Yesu, otuwulire,
Ggwe ayit(a) abantu bonna,
Nange ompite.
[2]
Tuzze w'oli Mulokozi,
Tusumukule.
Tufukamidde ggwe w'oli, Otusonyiwe.
[3]
Twesiga ggwe Yesu wekka,
Nga tukunoonya.
Tuwony(e) endwadde z'omwoyo,
Era ennaku.
[4]
Ggwe nsulo y'essanyu lyaffe,
Tuw(e) obulamu,
Tewali mulala ku nsi,
Oba mu ggulu.
Beera mu ffe, ayi Yesu,
Otuwulire,
Nga bw'oyita abaana bo,
Naffe tuyite.
CHORUS
Ayi Yesu, otuwulire,
Ggwe ayit(a) abantu bonna,
Nange ompite.
[2]
Tuzze w'oli Mulokozi,
Tusumukule.
Tufukamidde ggwe w'oli, Otusonyiwe.
[3]
Twesiga ggwe Yesu wekka,
Nga tukunoonya.
Tuwony(e) endwadde z'omwoyo,
Era ennaku.
[4]
Ggwe nsulo y'essanyu lyaffe,
Tuw(e) obulamu,
Tewali mulala ku nsi,
Oba mu ggulu.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.