Lyrics
Font size:
[1]
Balina (o)mukisa
abasibwa (a)wamu
Okwegatta ne Mukama
lye sanyu ly'eggulu!
[2]
Mu maaso g'entebe
Tusabil(a) abaffe:
(A)maziga, n'okutya kwaffe.
Byonna tulek(a) awo.
[3]
Balina (o)mukisa
Abo (a)bakkiriza
Okusuubiza kwa Yesu,
Abo bamwesiga.
[4]
Bwe twawukana ffe,
Tulumwa mu mwoyo;
Naye tusubira nate
Okulabagana.
Balina (o)mukisa
abasibwa (a)wamu
Okwegatta ne Mukama
lye sanyu ly'eggulu!
[2]
Mu maaso g'entebe
Tusabil(a) abaffe:
(A)maziga, n'okutya kwaffe.
Byonna tulek(a) awo.
[3]
Balina (o)mukisa
Abo (a)bakkiriza
Okusuubiza kwa Yesu,
Abo bamwesiga.
[4]
Bwe twawukana ffe,
Tulumwa mu mwoyo;
Naye tusubira nate
Okulabagana.
Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.