Lyrics
Font size:
[1]
Abebaka mu mukama; baweredwa omukisa,
Eyo teri kutegana, Bawummula mu mirembe
[2]
Okwebaka mu Mukama, kwekwebaka (o)kulungi nyo;
(O)kuwummula nobwesige mussuubi ly'omukisa gwe.
[3]
Abebaka mu mukama, bo balivaayo mu ddembe,
Telibakwatibwa ntiisa, ku kulabika kwa Yesu.
[4]
Mukama tuwayo gy'oli, (O)mwagalwa waff(e) eyeebase;
Tuyambe ffe abalamu okuberanga (a)beesigwa.

Support My Songbooks
Help us expand our library and keep the music alive for everyone. Even a small donation goes a long way.